MINISITULE YA SSAAYANSI NE TEKINOLOGIYA EZZAAKO KUKOLA BBAASI 1030 MU MWAKA GUNO.
MINISITULE YA SSAAYANSI NE TEKINOLOGIYA EZZAAKO KUKOLA BBAASI 1030 MU MWAKA GUNO.Minisitule ya ssaayansi ne tekinologiya ng’eyita mu minisita waayo Elioda Tumwesigye yasuubizza Bannayuganda nti omwaka guno (2021) we gunaggweerako balina enteekateeka nti kkampuni ya Gavumenti ekola bbaasi eya Kiira Motors yaakukola bbaasi 1030 nga ku zino 50 zinaaba zikozesa masannyalaze ate ezisigadde nga zikozesa mafuta aga Disel.Yagambye nti ezimu ku bbaasi zino naddala ez’amasannyalaze zeesookebwa dda ekitongole kya KCCA nga kiteekateeka ekulungamya ebyentambula mu Kampala ng’endala baakuziguza abantu ssekinnooomu mu Uganda n’amawanga amalala agatuliraanye.
PREMIUMBukedde
MINISITULE YA SSAAYANSI NE TEKINOLOGIYA EZZAAKO KUKOLA BBAASI 1030 MU MWAKA GUNO.
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
MINISITULE YA SSAAYANSI NE TEKINOLOGIYA EZZAAKO KUKOLA BBAASI 1030 MU MWAKA GUNO.
Minisitule ya ssaayansi ne tekinologiya ng’eyita mu minisita waayo Elioda Tumwesigye yasuubizza Bannayuganda nti omwaka
Login to begin your journey to our premium content