KKANSALA omulonde agenda okukiikirira abantu ku byalo: Ngandu, Kirangira n’ebitundu ebiriraanyewo ku disitulikiti e Mukono asimattuse okufiira mu mwala.
Kkansala Isaac Kalyango abadde ava Ngandu ng’adda mu Kirangira. Bw’atuuse ku mwala gw’e Nakawolola ogwawula Wantoni ne Kirangira n’asanga amazzi nga gawaguzza n’ayagala okusalinkiriza asobole okusomoka.
Login to begin your journey to our premium content