Abongera omutindo ku mukene ku mwalo gw’e Kiyindi balaajana.
ABAVUBI abali mu mulimu gw’okwongera omutindo ku mukene ku mwalo gw’e Kiyindi ne Katosi mu disitulikiti y’e Mukono nga bakozesa tekinologiya ow’omulembe, balaze okusoomoozebwa kwe bayitamu nga bakola omulimu guno omuli obutabeera na ttaka limala okwegazaanyiza mu mulimu gwabwe.
Abongera omutindo ku mukene ku mwalo gw’e Kiyindi balaajana.