Kabaka alambise Abaganda ku nkozesa y'omutimbagano

“Abalabe ba Buganda bangi beeyambisizza nnyo omutimbagano okusobola okutyoboola ekitiibwa kya Buganda. Tufube nnyo obutabawa mwaganya kubanga ate waliwo abamu mu ffe Abaganda abaseesa mweebyo abalabe byebatambuza,” Kabaka bweyalambise.

PREMIUM Bukedde

Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II
NewVision Reporter
@NewVision
KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II asabye abantu be okwegendereza enkozesa y’omutimbagano kubanga gwegukozesebwa obulungi basobola okutuuka ku nkulaakulana kyokka bwegukozesebwa obukyamu guvaako bbo bennyinni okwenyika mu ddubi.

Login to begin your journey to our premium content