Bya JOHNBOSCO MULYOWA
OMUBAKA w'essaza lye Kakuuto Hon.Geoffrey Lutaaya alabudde abakulembeze banne mu Disitulikiti ye Kyotera okukomya enjawukana z'ebyobufuzi ,eddiini n'amawanga baweereze abantu abaabalonda kuba aalulu kaggwa nga kati abaagwa kukwaatagana