PREMIUM
Bukedde

Gav't erabudde bamusigansimbi b'amafuta

GAVUMENTI erabudde bamusigansimbi abali mu mulimo gw’okugula n’okutunda amafuta okukomya okuzimba amasundiro g’amafuta nga tebasoose kufuna lukusa okuva mu Minisitule y’eby’obugagga eby’omuttaka.

Gav't erabudde bamusigansimbi b'amafuta
By: NewVision Reporter, Journalists @NewVision

Kamisona avunaanyizibwa ku by’amafuta mu Minisitule, Rev. Frank Tukwasibwe, ye yakoze okulabula kuno eri bamusiga nsimbi abali mu mafuta bwe yabadde e Bugoloobi ku mukolo ogw’okutongoza amasundiro

Login to begin your journey to our premium content

Tags: