EMIDUMU gya kazambi egibbomose gitadde abatuuze ku bunkenke olw’ekivundu ekisaanikidde ekitundu. Emiddumu egitambuza kazambi egisinga mu Kawempe gibbomose ekivuddeko ekivundu okusaanikira ekitundu ne kazambi okwanjaalira mu makubo n’amayumba. Abantu bagambye