PREMIUM Bukedde
Bya Ponsiano Nsimbi
CHANSALA w'Essaza ekkulu erya Kampala Rev. Dr. Pius Male Ssentumbwe akubirizza bannamawulire okukulembeza amazima mu buweereza bwabwe.
Bino abyogeredde mu Lutikko e Lubaga bwabadde akulembeddemu mmisa y'okusabira bannamawulire n'okujjukira