PREMIUM Bukedde
ENNAKU zino amasundiro g’amafuta gagenze galinnyisa ebbeeyi y’amafuta ekivuddeko n’ebbeeyi y’ebintu ebirala okulinnyamu.
Abavuga emmotoka beeraliikirivu kubanga gagenda nnyo mu biseera bya jjaamu era abamu bagamba batuuse okuzivaako batambulire mu takisi