Biibino ebiwangaaza olusuku

OLUSUKU kye kimu ku bintu ebikola ssente ennaku zino kyokka abamu ekibakoze obubi tebamanyi nsimba na ndabirira yaalwo ey’omulembe ekivudde ensuku okukanduka amangu ne bafiirwa ssente. 

PREMIUM Bukedde

Biibino ebiwangaaza olusuku
NewVision Reporter
@NewVision
#Olusuku #Kulima #Bulimi #Endu #Kitooke

Ensimba y'ekitooke

  • Bw’oba osima ekinnya ky’ekitooke sima ffuuti ssatu mu bugazi n’obuwanvu.
  • Okuva ku kinnya ekimu okutuuka ku kirala leka ebbanga lya ffuuti 10.
  • Bw’oba osimba ekitooke kiteeke mu kinnya wakati olwo ffuuti

Login to begin your journey to our premium content