OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono.
Gabunga,yasinzidde ku Lutikko e Lubaga mu Mmisa eyategekeddwa ab'ekika ky'e Mmamba okusabira abadde Ssaabasumba w'essaza ekkulu erya Kampala kati