Aludde nga yeeyita Dr. w'e Mulago n'awuddiisa abalwadde bamukwatidde mu bubbi
POLIISI ekutte omusajja aludde nga yeeyita omusawo w'e Mulago n'aggya abalwadde mu ddwaliro n'abatwala mu bulwaliro obulala, bamutte lwa kubba ssimu ya dokita ne ssente 250,0000/.
PREMIUMBukedde
Aludde nga yeeyita Dr. w'e Mulago n'awuddiisa abalwadde bamukwatidde mu bubbi
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
#bukedde
Timothy Luboobi 52 omutuuze w'e Mutundwe mu Minisipaali y'e Lubaga yakwatiddwa poliisi y’oku Kaleerwe oluvannyuma lwa Dr. Nkalubo Nambasi 52 alina akalwaliro mu Makerere - Kavule mu minisipaali
Login to begin your journey to our premium content