PREMIUM Bukedde
OMUSAJJA gwe balumiriza okuwamba abaana n’abatunda bamuzuddeko ebintu ebirala ebyongedde okulaga abeebyokwerinda nti yandiba ng’abaana b’abadde yaakawamba bangi nnyo okusinga ne kye babadde bateebereza.
Mu kumukwata baamusanze alina abaana musanvu