Abatuuze basabye gavumenti ku ddagala mu malwaliro

ABATUUZE b’omu Ndeeba n’ebitundu ebiriraanyeewo okuli; Kabowa, Najjanankumbi, Lubaga, bajjumbidde okwekebeza endwadde ne basaba gavumenti ebayambe okuteeka eddagala mu malwaliro gaayo n’okuyambako ag’obwannannyini okufuna obujjanjabi obulungi.

PREMIUM Bukedde

Abatuuze basabye gavumenti ku ddagala mu malwaliro
NewVision Reporter
@NewVision
#Malwaliro #Kabowa Najjanankumbi Lubaga #Dr. Aisha Nakiganda

Baabadde ku ddwaaliro lya St. Jude of Persia Medical Chambers mu Ndeeba, mu lusiisira lw’ebyobulamu olutegekebwa ab’eddwaaliro lino ku buli nkomerero ya mwezi.

Beegatiddwaako abasawo okuva mu kitongole kya Infectious Diseases Institute (IDI) e Makerere,

Login to begin your journey to our premium content