AB’EKIBIINA kya Lion Club mu Kampala, Entebe ne Jinja nga bali wamu n’aba Bwambara Lion Club mu ggombolola y’e Bwambara omuli n’omwalo gwa Rweshama ku nnyanja Edward bawaddeyo obukooti obwambalwa ku nnyanja 60 okuyamba abavubi.
PREMIUMBukedde
Bawadde abavubi 'Layifu Jaketi' 60
NewVision Reporter
@NewVision
#Life jacket #Lion Club #Rweshama #Bwambara Lion Club
Bano baakulembeddwamu Pulezidenti wa Bwambara Lion Club agenda okuwummula Frank Arinitwe.
Baabasabye okukozesa obukooti buno nga bali ku nnyanja okwewala obubenje bw’oku nnyanja.
Login to begin your journey to our premium content