ABATUUZE ba Kamwanyi Zooni ekisangibwa e Luzira mu Munisipaali y'e Nakawa bakukkulumidde abagagga mu kitundu kyabwe nga bagamba nti basusse okubayiira kasasiro.
Bano nga bakulembeddwamu omwami atwala omuluka gwa Luzira Ssabagabo,Ntonio Kimaka basoose kulongoose kugogola myala ko n'okuyoola kasiro nga wano Abatuuze ba Kamwanyi zooni we basinzidde ne bakukkulamira abagagga
Login to begin your journey to our premium content