Ab'e Bukomansimbi ne Kalungu babanguddwa ku nsomesa empya
ABASOMESA ba Siniya mu disitulikiti ye Bukomansimbi n’e Kalungu bamalirizza okutendekebwa mu bukoddyo bw'ensomesa empya eya New Curriculum gye bakubiriziddwa okugyettanira nti eyamba abayizi okwetandikirawo emirimo ne kikendeeze ku bbula lyagyo.
PREMIUMBukedde
Bbaale Mukasa, akulira ebyenjigiriza mu Kalungi ng'abangula abasomesa ku nsomesa empya