Abakozi ba Gav't abeebulankanya ku mirimu balabuddwa: 'Mujja kukwatibwa ku nkoona'

OMUMYUKA w"akulira abakozi mu disitulikiti ya Nakaseke Samuel Bigirwa Kariisa alabudde abakozi abaziimuula amateeka ga gavumenti omuli abosaayosa n"abeebulankanya ku mirimu nti bajja kukwatibwa ku nkoona 

PREMIUM Bukedde

Abakozi ba Gav't abeebulankanya ku mirimu balabuddwa: 'Mujja kukwatibwa ku nkoona'
NewVision Reporter
@NewVision

Kariisa yasabye aba LC n"abatuuze okumuloopera abakozi abatakola abagolole ettumba asobole okutereeza disitulikiti n"asekerera abatandise okumuyita ow"olugezigezi nti tebagya kumuyigula ttama kasita babeera nga tebaweereza muntu wa bulijjo.

Login to begin your journey to our premium content