Amawulire

Poliisi yafuna emisango 196,405 omwaka oguwedde

Emisango 196,405 gyegyaloopebwa ku Poliisi omwaka oguwedde ng'emisango 115,301 gyasindikibwa ew'omuwabi wa gavumenti, emisango 79,291 ne gitwalibwa mu kooti. Emisango 24,899 gyasalwa era abantu 31732 ne basingisibwa emisango.  Emisango 43,551 gikyali mu kooti. Emisango egyagobedwa giri 9,773.

Omuduumiza wa Poliisi mu ggwanga Abas byakaga ng'annyonnyola
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Emisango 196,405 gyegyaloopebwa ku Poliisi omwaka oguwedde ng'emisango 115,301 gyasindikibwa ew'omuwabi wa gavumenti, emisango 79,291 ne gitwalibwa mu kooti. Emisango 24,899 gyasalwa era abantu 31732 ne basingisibwa emisango.  Emisango 43,551 gikyali mu kooti. Emisango egyagobedwa giri 9,773.
Bakyanonyerezze ku misango 77,298 ate emisango 1,058 abantu bagibwako emisango ng'emisango 39,816 tegikwatangakwo.
 Emisango 196,405 gyeyalopebwa ku Poliisi omwaka oguwedde ng'emisango 115,301 gyasindikibwa ew'omuwabi wa gavumenti, emisango 79,291 ne gitwalibwa mu kooti. Emisango 24,899 gyasalwa era abantu 31732 ne basingisibwa emisango.  Emisango 43,551 gikyali mu kooti. Emisango egyagobedwa giri 9,773.
Bakyanonyereze ku misango 77,298 ate emisango 1,058 abantu bagibwako emisango ng'emisango 39,816 tegikwatangakwo. Emisango ku bubi gyali 56,360, emisango egyekusa ku baana 8064 emisango egyekusa ku taaka  663, emisango gy'obutemu gyali 4234 ng'egyobubi bwe mundu gyali 7823

Tags: