Poliisi ekola butaweera okunoonya abantu abalowoozebwa okuba nga baafiiridde mu kizimbe ekyagudde e Buziga
POLIISI ekola ku byokununula abantu "Rescue team" yatandise dda okusala emitayimbwa ku kizimbe ekyagudde e Buziga okuggyayo abantu abateberezebwa okufiirayo.

By Benjamin Ssemwanga
Journalists @New Vision
POLIISI ekola ku byokununula abantu "Rescue team" yatandise dda okusala emitayimbwa ku kizimbe ekyagudde e Buziga okuggyayo abantu abateberezebwa okufiirayo.
Abazinya mwoto nga bagezaako okunoonya abaafiiridde mu kizimbe
Ekizimbe ekyabadde kizimbibwa kyagudde eggulo ku Sande ku saawa 2:00 ezakawungezi. Abantu basatu bebaakaggyiddwa mu kizimbe kino ng'ababiri balamu ate omu nga yeyajiddwayo nga mufu