Amawulire

Poliisi e Sironko etubidde n'omwana gwebaalonda ow'emyaka 8

POLIISI e Sironko, etubidde n'omwana omulenzi ali wakati w'emyaka 7 ne 8, eyalondebwa emyazi ebiri egiyise.

Omwana eyalondebwa
By: Godfrey Kigobero, Journalist @New Vision

POLIISI e Sironko, etubidde n'omwana omulenzi ali wakati w'emyaka 7 ne 8, eyalondebwa emyazi ebiri egiyise.

Omwana ono atayogera bulungi, yalondebwa okuva ku kyalo Mpongo e Sironko n'atwalibwa ku poliisi eyo, gy'akuumirwa okumala emyezi ebiri.

Omwogezi wa poliisi e Mbale, Rogers Taitika, agambye nti yaaliba nga yava Butalejja, Budaka oba Tororo nti kuba olulimi Olunyuli, aluwulira.

Tags: