Amawulire

Poliisi e Mbale egudde ku bidomola 11 omuli amafuta g'ennyonyi nga bagatambuliza mu mmotoka ya takisi

Poliisi e Mbale egudde ku bidomola 11 omuli amafuta g'ennyonyi nga bagatambuliza mu mmotoka ya takisi.

Poliisi e Mbale egudde ku bidomola 11 omuli amafuta g'ennyonyi nga bagatambuliza mu mmotoka ya takisi
By: Godfrey Kigobero, Journalists @New Vision

Poliisi e Mbale egudde ku bidomola 11 omuli amafuta g'ennyonyi nga bagatambuliza mu mmotoka ya takisi.

Mu Kiseera kino, poliisi eyigga Ibrahim Masaba  n'omulala Eric abagambibwa okuba nti balina kye bamanyi ku mafuta gano, gebaguza abavubuka okuganuusa. 

Omwogezi wa poliisi e Mbale, Rogers Taitika, ategeezezza nti Masaba mukulembeze mu takisi park e Mbale era omulimu gwe, gubadde gwakufuna amafuta gano n'agatunda mu ghetto ezenjawulo oluvannyuma lwa Eric okugamuwereza. 

Ayongeddeko nti omuyiggo gwabano bombi, guli mu ggiya batwalibwe mu kkooti ku misango egyenjawulo.

Tags: