Amawulire

Ow'emyaka 27 eyabuze okuva ku mulimu mu ngeri etategeerekeka poliisi emuyigga

Abooluganda nga bali wamu ne Poliisi y'e Namayina, bali mu kunoonya omuvubuka ow'emyaka 27 ,  yabuze mu ngeri etannategeerekeka.

Ow'emyaka 27 eyabuze okuva ku mulimu mu ngeri etategeerekeka poliisi emuyigga
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Abooluganda nga bali wamu ne Poliisi y'e Namayina, bali mu kunoonya omuvubuka ow'emyaka 27 , e yabuze mu ngeri etannategeerekeka.

 

Ismail Nanoka 27, ng'abadde abeera Manyangwa e Gayaza, ye yabuze ku Lwomukaaga okuva awaka era nga mu kiseera kino, takubikako kimunye.

 

Omu ku booluganda ng'abeera ku Jomayi Estate , yategeezza nti abadde aliko amaka w'akola nti kyokka abafumbo gy’akola baafunyeemu obutakaanya ye n'atambula n'agenda okutuusa kKati, tebamuwuliza.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Muvubuka
Myaka
Kubula
Gayaza
Manyangwa