Bya Birabwa Concepta
Ogwa Zabair Famire ne Nnamulongo gw'ongezeddwayo okutuusa nga 14 april.
Nnamulondo eyali avunaanyizibwa ku kizimbe kya Muganzirwazza kigambibwa nti yawamba ebintu bya Zibair Famire olw'okubabanja ssente z'obupangisa.
Aba zubair Famire nga bali ku kkooti
Aba Zubair Famire bagamba nti kino Nnamulondo yakikola mu bumenyi bw'amateeka era okukakkana nga babatutte mu mbuga z'amateeka.
Aba Zubair Famire
Kkooti ye Makindye ewadde nga 14 ogw'okuna lwebanadda okuddamu okuwulira omusango guno.
Akulira Zubair famire Bbosa Sserunkuuma ng'ali ku kkooti