Abawagizi ba Kitata ne Ssentaayi bakubaganye bubi mu kuwenja akalulu e Lwengo
Embooko n'ensambaggere binyoose e Lwengo wakati w'abawagizi ba Ibrahim kitatta eyeegwanyiza entebe ya Bukoto West ne Muyanja Ssentaayi omubaka aliyo kati nga entabwe eva ku babadde bakutte ebipande ebiriko Muyanja Ssentaayi awabadde olukung'aana lwa kitatta ibrahim.
Abawagizi ba Kitata ne Ssentaayi bakubaganye bubi mu kuwenja akalulu e Lwengo