Jessy Mugooda, mutabani wa Joshua Mugooda omubuulizi w'ekkanisa ya St. Paul Church of Uganda - Kanyanya afunye 5 mu bya PLE essanyu ne lijula okutta kitaawe!
Mugooda ebya P.7 yabituulidde ku Deven Jonior School erisangibwa e Manyangwa.

Joshua Mugooda omubuulizi W'ekkanisa Ya St. Paul Church Of Uganda Kanyanya Ng'ajaguza Ne Mutanbaniwe Jessy Eyafunnye 5 Mu Bya PLE
Ate Ethan Eloi Ainomugisha (539189003), naye omuyizi mu ssomero lye limu erya Deven Junior School yeetisse banne bwe yafunye obunonero 4.
Wano ng'ajaganya ne nnyina Sophie Kaikara Muhairwe wamu n'abasomesabe.

Ainomugisha Ethan Eloi (539189005) Owa Deven Junior School Manyangwa Yafunnye 4 Mu PLE. wano ng'ajaganyabasomesabe, Ainomugisha Ethan Eloi Y