Amawulire

Munnansi wa America alumirizza abaamuguza yiika 143 ez'ettaka okumwefuulira

Waliwo munnansi wa America alaajana olw’abaamuguza ettaka yiika 143 ate okutandika okulirambuza abantu abalala. Abalumiriza okumusaayira emiti egyali gibalirirwamu obuwumbi 2.9  mu ggombolola y’e Ibulanku mu disitulikiri y’e Bugweri.

Munnansi wa America alumirizza abaamuguza yiika 143 ez'ettaka okumwefuulira
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Amawulire
Kwefuulira
Kulumiriza
Kuguza
Yiika