OMULAMUZI wa Kkooti e Matugga Praise Ahuhira akalizze eyali ssentebe wa disitulikiti ye Amudat Kiyonga Adamson mu kkomera e Luzira yebakeyo emyezi 23 ne nnaku 14 ate asasule obukadde 80 mu bbanga lya myezi mukaaga oluvanyuma ly’okubba emmotoka ya Gavumenti.