Kaggo Nakibirige asimbye ekibira kya Kabaka ku ssaza Kyaddondo

Kaggo Agnes Nakibirige Sempa atongozza kaweefube w'okusimba emitti mu Ssaza Kyaddondo era asimbye ekibira ky'e mmiti ku Ssaza (ekibira Kya kabaka ku Ssaza Kyaddondo)

Kaggo Agness ng'annyonnyola ku kukusimba emiti
By Samuel Tebuseeke
Journalists @New Vision

Kaggo Agnes Nakibirige Sempa atongozza kaweefube w'okusimba emitti mu Ssaza Kyaddondo era asimbye ekibira ky'e mmiti ku Ssaza (ekibira Kya kabaka ku Ssaza Kyaddondo)

Kaggo ng'asimba omuti

Kaggo ng'asimba omuti

Kaweefube Ono amutongozza ng'ali wamu ne Kyaze Frank RDC we Kasangati.
Kaggo asabye abantu be kyaddondo bonna okwettanira okusimba emiti naddala egy'ebibala kubanga giyamba okukuuma obutonde Bwensi ate nga kuvaako ebibala abantu ne balya nga kino kijja kuyamba okuzza Buganda ku Ntikko.

Kag 8(1)

Kag 8(1)