Bya Deo Gannyana
OMUYIMBI w'enyimba z'eddiini mwana muwala Gabriela Ntaate asazeewo yetengerere.
Ntaate kati yafunye band eyie mwagenda okusinziira okukuba abantu ennyimba n'okusinga nga bw'abadde azikuba.

Nta 1(6)
Ntaate agamba okwongera okukuba abantu be omuziki asazeewo yegatte ku band ya Let Them Sing eno nga nayo ekuba nyimba za diini zokka era nga bagenda kuba batambula ne mu makanisa ng'abalokole nga babayimbira .

Nta 2(4)
Akulira band ya Let Them sing Robinson Masembe yategezezza nti basazeewo okuleeta Ntaate ayongere omuzinzi mu Band era nga bagenada kubategekera n'ekivvulu mu woteeri ya Serena gyebajjako mu maaso