Amawulire

Ekirombe kibuutikidde 5 e Namayingo ne bafiirawo!

Ekirombe kya zzaabu kibuutikidde abantu abawerako ababadde basima, era nga mu kiseera kino poliisi yaakaggyayo emirambo esatu n'akyali omulamu omu.

Ekirombe kibuutikidde 5 e Namayingo ne bafiirawo!
By: Godfrey Kigobero, Journalist @New Vision

Ekirombe kya zzaabu kibuutikidde abantu abawerako ababadde basima, era nga mu kiseera kino poliisi yaakaggyayo emirambo esatu n'akyali omulamu omu.

Ekirombe kino ekibaddewo mu bukyamu, kiri ku kyalo Mabuka mu ggombolola y'e Bukana e Namayingo.

Ekirombe ekyaggaddwa.

Ekirombe ekyaggaddwa.

Kiggaddwa era nga poliisi n'abantu baabulijjo bakyakola butaweera okuzuula abalala abakyawagamidde wansi nga balamu.

Omwogezi wa poliisi mu Busoga East , Micheal Kasadha, agambye nti, ekirombe bakiggaddewo ng'okunoonyereza kugenda mu maaso.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Namayingo
Kital
Kitalo
Poliisi
Kuggalwa