BUKEDDE W’OLWOKUSATU AZZE NE BINO BY’OTOSAANA KUSUBWA

BUKEDDE W’OLWOKUSATU AZZE NE BINO BY’OTOSAANA KUSUBWA

BUKEDDE W’OLWOKUSATU AZZE NE BINO BY’OTOSAANA KUSUBWA
NewVision Reporter
@NewVision

Ettaka we baaziika Sheikh Muzaata balitunze, ddiiru erimu muwala w’omugenzi ne looya.

Mulimu ebiwalirizza Gavumenti okwongezaayo ekisanja kya zi LC.

Omusajja eyeepikidde omukazi amulage obukambwe bwe mu kitanda, eddalaga lye yamize limusse.

Ukraine ekutte Genero waayo abadde akukuta ne Putin owa Russia .

Tosubwa ebifaananyi by’Omumbejja Ssangalyambogo nga bamukulisa okukoonola ddiguli.

Mu Byemizannyo: Mulimu omuzannyi Mbappe bye yatunuulidde okugaana ddiiru ya ttiimu ya Al-Hilal ey’omu Saudi Arabia eyabadde emuwa omusimbi omuyitirivu okumuggya mu PSG. Tukugattiddeko omutendesi wa ManU ng’alabula abazannyi be abatannamatiza.

Bino n’ebirala mu Bukedde w’Olwokusatu akuleetera Yiiya Ssente okumanya emikisa gy’okukola bizinensi ezifuna.

 

Login to begin your journey to our premium content