Batuuzizza olukiiko lw'okumalawo obufere mu basawo b'ekinnansi

Ab'ebyokwerinda nga bali mu lukiiko lw'abasawo b'ekinnansi
By Abu Batuusa
Journalists @New Vision

Ab'ebyokwerinda bayise olukiiko lw'abasawo b'ekinnansi okutema empenda z'okumalawo abasawo b'ekinnansi abafere abalowooza nti okussaaddaaka abantu mwemuli obugagga Olukiiko luno lwetabyemu RDC we Nansana Charles Lwanga,RPC we Kawempe Moses Nanoka awamu n'abakulira abasawo bekinansi okubadde Benya Mugerwa,Kiwanuka Ssewaya nabalala.

Olukiiko lw'abasawo b'ekinnansi

Olukiiko lw'abasawo b'ekinnansi

Abasawo b'ekinnansi bakubirizidwa okulongosa omulimu gwabwe era nga balina okunoonya abo abasawo abasalawo okubba abantu n'okusaddaaka abantu nti balina okubivaamu   mu bwangu