Agataliikonfuufu: Abakungubazi e Kyotera basiimye engeri gyebalabirirwaamu. Batuukirizza ekiraamo .

Ababakungubazi abagenze mu lumbe lwa Tamale Mirundi e Kaliisizo basiimye abateesiteesi olw’okutuukiriza ekiraamo ky’omugenzi kuba babagabudde buli kimu. Mu kanyomero k'omukenkufu leero Julius Nyanzi akuleetedde enkola endala gy'osobola okufumbisa awakaawo awatali kusaasaanyizaako kinenene. Amasavu g'ebisolo gafumbiraddala negaggiisa.

Agataliikonfuufu: Abakungubazi e Kyotera basiimye engeri gyebalabirirwaamu. Batuukirizza ekiraamo .
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu: #Abakungubazi e Kyotera basiimye