Amawulire

Agambibwa okutemula abaana ku ssomero e Ggaba basomedde omusango gw'okutta abaana 4 ne bamugaana okubaako ky'ayogera okutuusa olunaku lw'enkya

Asomeddwa emisango gy'okutta abaana bana kyokka takkiriziddwa kubaako ky'ayogera kuba emisango egimuvunaanibwa gyannaggomola.  

Agambibwa okubeera omutemu ng'ali mu kkooti
By: Stuart Yiga, Journalists @New Vision

Asomeddwa emisango gy'okutta abaana bana kyokka takkiriziddwa kubaako ky'ayogera kuba emisango egimuvunaanibwa gyannaggomola.
Asindikiddwa ku alimanda okutuusa olunaku lw'enkya ku Lwokusatu, April 8, 20225, lw'anakomeezebwaawo okwongera okusomerwa emisango gy'egimu

Tags: