Amawulire

Agabuutikidde: Okuggya emundu ku bakalamojja UPDF esiimye abakyala abalokooma ba bbaabwe abazirina

Obutabanguko mu maka kimu ku biyambye eggye lya UPDF ne poliisi okutuukiriza ebikwekweto byalyo eby’okuggya emmundu ku Bakaramoja.Bino adumira ekibinja ky'amagye ekya 45 e Kabong Lt. Col. Gaston Mugarura abibuulidde bannamawulire bw’abadde abalambululira ekikwekweto ky'okugya e Mundu ku bakaramoja wekituuse.

Agabuutikidde: Okuggya emundu ku bakalamojja UPDF esiimye abakyala abalokooma ba bbaabwe abazirina
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agabuutikidde
Okuggya emundu ku bakalamojja