Amawulire

Abantu abasoba mu 50 bayooleddwa mu kikwekweto kya poliisi ku by'okumenya amateeka

Abantu abasoba mu 50 bayooleddwa mu bikwekweto ebikoleddwa mu bitundu eby'enjawulo.

Abantu abasoba mu 50 bayooleddwa mu kikwekweto kya poliisi ku by'okumenya amateeka
By: Godfrey Kigobero, Journalist @New Vision

Abantu abasoba mu 50 bayooleddwa mu bikwekweto ebikoleddwa mu bitundu eby'enjawulo.

E Kireka bayodde 27 e Kirinnya nayo bakutte 15 , Kireku ne Bweyogerere 15 era nga kigabibwa nti babasanze n'enjaga.

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala, Luke Owoyesigyire, agambye nti bakyayigga abalala, abakyamu.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Poliisi
Kireku
Bweyogerere
Kireka
Kirinnya