Amawulire

Abaaganyulwa mu nkola ya State House Youth Wealth Creation program e Kawempe besunga kuyiira Pulezidenti Museveni kalulu

ABAAGANYULWA mu nteekateeka ya State House eya Youth Wealth Creation programe mu munisipaali ya Nakawa ne Makindye baweze nga bwebagenda okulonda President Museveni kuba balaba yalina obusobozi.

Ndase, wakati ng'akulebeddemu abamu ku baaganyulwa mu Youth Wealth Creation e Nakawa ne Makindye okuyisa ebivvulu.
By: Patrick Kibirango, Journalists @New Vision

ABAAGANYULWA mu nteekateeka ya State House eya Youth Wealth Creation programe mu munisipaali ya Nakawa ne Makindye baweze nga bwebagenda okulonda President Museveni kuba balaba yalina obusobozi.

Ndase, wakati ng'akulebeddemu abamu ku baaganyulwa mu Youth Wealth Creation e Nakawa ne Makindye okuyisa ebivvulu.

Ndase, wakati ng'akulebeddemu abamu ku baaganyulwa mu Youth Wealth Creation e Nakawa ne Makindye okuyisa ebivvulu.

Bano ababadde bakulembeddwaamu akulira Youth Wealth Creation, Faisal Ndase bino babyogedde bwebabade mukuyisa ebivulu eby’okwaniriza omukulembeze we ggwanga abadde akyadeko mu bitundu bino ng’aperereza abalonzi okumuwa akalulu.

Abamu ku baaganyulwa mu Youth Wealth Creation e Nakawa ne Makindye nga bayisa ebivvulu.

Abamu ku baaganyulwa mu Youth Wealth Creation e Nakawa ne Makindye nga bayisa ebivvulu.

Banadde banyumidde mu ngoye za kyenvu okuli ebifaananyi bya puledizenti Museveni era nga bawanise ebipande kwali wamu n’avunanyizibwa ku maka g’obwapulezidenti Jane Barekye kwe babade batadde obubaka obubasuuta.
Faizal Ndase, agamba mu Kampala abantu beetegefu okulonda Museveni nadala abo abaganyuddwa munteekateeka gy’akulira eya Youth Wealth Creation, ey’okwejja mubwavu.
Tags: