AMYUKA Omusumba Robert Kayanja owa Miracle Centre Cathedral Lubaga, Pr. David Makoko, akubirizza abantu b’omu disitulikiti y’e Kamuli okwewala eddogo n’okukozesa ebyawongo kubanga obulamu ate bongera kubwonoona na kweyavuwaza.
“Sitaani bw’akukwata mu ttaano, ne bw’oba mugagga akulowoozesa nti oli mwavu, n’akuuteekamu eky’okukuwaayo obugagga bwo weeyongeremu, gye biggweera ng’oyavuwadde.
Omusumba
Login to begin your journey to our premium content