'Mbawadde omukisa ne ssente, mugende muwangule emidaali mu za Olympics'
Ttiimu Paasita Kayanja yagikyazizza ku kkanisa ye eya ‘Rubaga Miracle Centre Cathedral’ esangibwa e Lubaga mu Kampala n’agiwa omukisa ekomewo n’emidaali mu mizannyo eginaabeera e Tokyo mu Japan mu July ne August.
PREMIUMBukedde
'Mbawadde omukisa ne ssente, mugende muwangule emidaali mu za Olympics'
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
#PAASITA KAYANJA #The Bombers #Olympics #Japan
PAASITA Robert Kayanja asabidde ttiimu y’eggwanga ey’ebikonde ‘The Bombers’ eyeetegekera okwetaba mu mizannyo gya Olympics n’agiwa omukisa ssaako kavvu wa bukadde 5.
Bombers Pr
Login to begin your journey to our premium content