Vision Group eyongedde okusajjakula bw'esabukuludde ekyuma ekipya okuva e Japan nga kino kiri ku mutindo gwa Tekinologiya asingayo okuba ow’omulembe mu kukuba empapula n’ebiwandiiko. Ekyuuma kino kikwasiddwa akulira Vision Group Don Wanyama ku fakitole empya e Namanve!