Vidiyo

Taata agaanye okuziika muwala we eyafiiridde ewa Brian White okutuusa nga bazudde ekituufu!

Enfa y’omuwala agambibwa okufiira ew’omugagga Brian White erese abooluganda  nga bakukkuluma. Kitaawe alaajanidde ebitongole eby’okwerinda okukola okunoonyereza ku kituufu ekyasse muwala we.

Taata agaanye okuziika muwala we eyafiiridde ewa Brian White okutuusa nga bazudde ekituufu!
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Brian White
Kugaana
Muwala
Kitalo