Ssemaka eyasobya ku baana n’attako omu omulamuzi amusingisizza emisango etaano

Taata eyafuna obutakkaanya ne mukazi we n'abaana basatu, babiri n'abasobyako ate omu n'amutta emisango etaano gyonna egimusomeddwa omulamuzi w’e Jinja  gimumezze. Ono alindiriddde kuweebwa kibonerezo ku Lwokubiri lwa wiiki ejja 

Ssemaka eyasobya ku baana n’attako omu omulamuzi amusingisizza emisango etaano
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Ssemaka #Kusobya #Musajja