Vidiyo

Pulezidenti ne Maama Museveni bagguddewo ekisaawe kya Hoima City ekisanyusa okulaba

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ng’ali wamu ne First Lady bagguddewo ekisaawe kya Hoima City Stadium mu kibuga Hoima nga kino kye bawadde  bannayuganda ng’ekirabo kya Ssekukkulu. Ekisaawe kizimbiddwa ku yiika 40 nga twetegekera okukyaza empaka z’omupiira eza AFCON 2027.

Pulezidenti ne Maama Museveni bagguddewo ekisaawe kya Hoima City ekisanyusa okulaba
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Hoima city stadium
Kisaawe
Museveni
Maama Jannet