Pulezidenti Museveni awadde bannaddiini e Masaka emmotoka nga bwe yali yasuubiza
Avunaanyizibwa ku byensimbi mu maka g'obwapulezidenti Jane Balekye akubirizza abantu okusabira emirembe mu ggwanga. Bino abyogedde atuukiriza obweyamo bwa Pulezidenti eri bannadiini e Masaka. Bano baweereddwa entambula era basiimye byansuso.
Pulezidenti Museveni awadde bannaddiini e Masaka emmotoka nga bwe yali yasuubiza