Poliisi etaasizza ababbi ba bodaboda okuva ku batuuze ababadde bataamye obugo

Poliisi y'e Mutundwe etaasizza abateeberezebwa okubeera ababbi ba bodaboda abasuza abantu ku butaakye . Bano babasanze Mutundwe ekisangibwa mu ggombolola y'e Lubaga abatuuze we babadde batandise okutwalira amateeka mu ngalo

Poliisi etaasizza ababbi ba bodaboda okuva ku batuuze ababadde bataamye obugo
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Poliisi #Kutaasa #Babbi #Bodaboda #Batuuze #Kutaama