Vidiyo

Omukozi wa waka afumise omwana wa mukamawe ekiso. Alowoozezza nti amusse naye neyetta

Yaaya  afumise omwana  wa mukamaawe  ekiso mu bulago ne mu kifuba n’alowooza nti amusse yeneyetta. Obuzibu buvudde kukufuna obutakkaanya mu bbaala mukamaawe gyeyamukwasa okuddukanya kyokka bwebamugambyeko n’asalawo ekiruyi akimalire ku mwana. Bino bibadde Nakigalala e Kajjansi mu Wakiso

Omukozi wa waka afumise omwana wa mukamawe ekiso. Alowoozezza nti amusse naye neyetta
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags: