Vidiyo

Omukadde bakifeesi gwe bakoonedde ennyumba ye azirise

Waliwo omukadde azirise ne bamuwa ekitanda oluvannyuma lw’abakifeesi okumulumba ne bakoonakoona ennyumba ye. Bino bibadde mu kkanisa zooni e Makindye nga poliisi eriko be yakutte.

Omukadde bakifeesi gwe bakoonedde ennyumba ye azirise
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Mukadde
Bakifeesi
Nnyumba
Kuzirika
Kukoona