Vidiyo

Omubaka Nandutu bamusibye emyaka 4 ku by'okutwala amabaati g'abawejjere e Karamoja

Eby'omubaka omukyala owa Bududa era eyali minisita omubeezi ow’ensonga z'e Karamoja Agnes Nandutu bikaaye omulamuzi amusibye emyaka enna n'obutadda mu ofiisi ya gavumenti yonna okumala emyaka 10 oluvannyuma lw'okumusingisa omusango gw'okwezza amabaati g'abawejjere b'e Karamoja.

Omubaka Nandutu bamusibye emyaka 4 ku by'okutwala amabaati g'abawejjere e Karamoja
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Agnes Nandutu
Kusiba
Kkomero
Kkooti