Vidiyo

Oluguudo lwa Najjanankumbi Busabala luzzeemu okukolebwa oluvannyuma lw'omwaka

. Minisita w’ebyentambula n'emirimo Gen Katumba Wamala bw'abadde alambula pulojekiti eno eggulo ategeezezza nti kontulakita takyalina ky'abanja wabula n'alabula bannannyini ttaka abaaliyirirwa ate ne balemera ku ttaka ly'oluguudo.

Oluguudo lwa Najjanankumbi Busabala luzzeemu okukolebwa oluvannyuma lw'omwaka
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Busaabala
Kukolebwa
Luguudo
Najjanankumbi